Nyinza ntya okuyambibwa okujjamu olubuto

sikyangu kumanya n`okutegera enkola ezenjawulo ezikozesebwa okujjamu olubuto. Safe2choose weli okukuyamba ekusomese okenkukke mu nkola zino zona. Okukozesa obuweke oba mu ddwaliro/kiliniki elya basawo abakugu. Ababudabuda baffe ababudabuda webali okukuyambako okumanya n`okulonda wo enkola ekukolera okusinga kundala zona era bakuyunga ku basawo baffe mukitundu ekyo kyolimu.

Safe Abortion Care

Okujjamu olubuto tekulina mutawana?

singa kibera kikoleddwa mukifo n`obudde ekitufu, omuntu omutufu nga akozesa enkola entufu, okujjamu olubuto tekuleta kabenje eri mukyala. Olina okusooka okubala ebanga mu wiiki olubuto lwe ziwezezza. Olyoke osalewo bulungi nyo. Osobola okukozesa embaliso/kaliculata wamanga okukuyamba. Eliyo emitawana gyolina okumanya egiziyiza okufunaobuweleza ela ababudabuda baffe nakuyamba okumanya ekikukolela.

Embaliso yolubuto

tekamu ennaku zomwezi lwewasemba okugenda mu nsonga zekikyala/okukulukuta

yiga bwe zibalibwa

Safe Abortion Care

Okujjamu olubuto nobuweke

Okujjamu olubuto nga okozesa obuweke mulingo mwangu. Osobola okukozesa Mifepristone ne Miaoprostol oba Misoprostol yekka. Obuweke buletela omumwa gwanabana okusindika olubuto okufula nga ali munsoga. Kiyinza okutwala enaku oba esabiiti ate kisobola okukolebwako ewaka. Ku safe2choose, tuyamba abakyala abagala okujjamu olubuto nga bali boka, tubawa ebikwata kunkola byona. Ku guno omulingo, tuyamba abembuto ezili wansi wa wiiki 13 ela abasuka ku wiiki 13, tubasindika ku balala betukola nabo munsi omukyala mwabela.

Okujjamu olubuto nobuweke

Emilingo yokujjamu olubuto nobuweke


get-care-clinic

Okujjamu olubuto mu ddwalilo

Okujjamu olubuto mu ddwalilo mulimu okukozesa obuweke nga oyambibwa omusawo, okwooza munabana, okulongo olubuto awamu nokuyamba avuddemu olubuto. Obuyambi buno busangibwa kudwalilo eddene oba obutini okusinzila ku mateeka gafuga egwanga. Oluusi obulumi buba butini lwakuba bakusilisa. Bwoba nga gwosinga okwagala, tukilila ababudabuda baffe bakuyambe okukuyunga ku ddwalilo elikuli okumpi.

Okujjamu olubuto mudwalilo

Emilingo yokujjamu olubuto mudwalilo