Emirimu

safe2choose ekura ate egaziwa. Norwekyo twetaga bakugu okutuyamba okutikiriza ebigendelerwa byaffe okuwereza abakyala munsi yona ebikwata kujjamu olubuto balyoke bafune obuyambi obwokujjamu olubuto wona webabwetagila mungeli enungyi

bwetusimbako esira

tuwa obubaka/amawulire okusinzira ku ku kunonyereza okusinga okuba okupya ku byokujamu embuto okutuffu.
tuwa obuwereza bw`okubudabuda nga bwabwerere, bwakyaama, busoboka, awatali kubora,oba okusosola, oba okusala omusango
tukola ekisoboka okukusindika ku eri ebibina ebiwagira enkola y`okwesarirawo buli lwekibera kyetagisa
turi bangu nyo bakutukako ,era tuli bamukwano nyo,tuyimirira wamu nawe
tusamu ekitibwa eddembe ly`okwesarirawo kunsonga yona ekwata ku bulamu bwo

tewali kikyo

ebanga lyona twaniriza ebyetandika byoka okukola naffe.
Sindika email ku recruitment@safe2choose.org