Abortion Blog Emikutu gyaffe zirimu obubaka obukwata ku kujjamu embuto mungeri etalimukabi okwetoloola ensi yonna. Endagiriro z’obujjanjabi bw’okugyamu embuto, enkozesa ennungi eya misoprostol mukujjamu embuto mungeri etalimukabi n’ebisingawo ku nkola zokutangila okuzaala.
Bwoba olina ekibuuzo ekitannaddibwamu oba olina omulamwa gwoyagala okwogerako, oli waddembe okututuukirira era tujja kukiwandiikako.
Okuvaamu omusaayi nga wakafuna olubuto 03/03/2023
Okuvaamu omusaayi nga wakafuna olubuto kintu kya bulijjo ekibaawo ng’olubuto lukyali luto. Kyokka, kiyinza okuba ekizibu okwawula wakati w’okuvaamu omusaayi nga wakafuna olubuto, omusaayi ogwa bulijjo mu nsonga, n’okuvaamu omusaayi ogw’amaanyi. Ekitundu kino kijja kukuyamba okuddamu ebibuuzo byo ebikwata ku kuvaamu omusaayi ng’oli lubuto nga lukyali luuto n’okukubaganya ebirowoozo ku bikwata ku kuvaamu omusaayi nga
Kiba kya bulabe okuggyamu embuto ezisukka mu lumu? 26/01/2023
Okuggyamu embuto kibikkiddwa mu nfumo, era kiyinza okuba ekizibu okumanya amazima. Okugeza tekirina bulabe okuggyamu embuto ezisukka mu lumu? Ekimu ku bifumo ebikwata ku kuggyamu embuto kwe kuba nti omuntu gy’akoma okuggyamu embuto, enkola y’okuggyamu embuto gy’ekoma okuba ey’akabi, era n’emikisa gy’omuntu oyo gy’akoma okufuna olubuto. Kitwale nti, okuggyamu embuto kwonoona omubiri mu ngeri efuula
Obutawaana obuzadde mu buto ne mubavubuka. Lwaki okukuza olubuto okutuka ku kiseera kyo kuzaala kya bulabe okusinga okuggyamu embuto eri abawala abato? 05/01/2023
Mu kubelawo nabantu, tulina endowooza ey’omukwano ku buzadde. Maama ow’edda mukyala wa kisa era afaayo era bulijjo ayagala nnyo abaana. Alina obwagazi obw’obutonde obw’okulabirira abalala, era obulamu bwe butuukirira ng’afuna olubuto n’okuzaala. Endowooza eno ku buzadde tezigobwa mikutu gya mawulire, ng’embuto zitera okulagibwa ng’ezitaliimu bizibu, ate okukuza omwana ng’okumatiza ennyo. Ebiva mu nnyiriri zino tebisosola
Okusosolebwa ngojjemu olubuto kye kisinga okuvaako okuggyamu embuto mungeri eleeta obulabe 21/12/2022
Okuggyamu embuto nkola ya bujjanjabi eya bulijjo ekolebwa mu nsi yonna, era ne kati, abajjamu embuto bavumibwa nnyo mu bitundu bingi. Okusosola abajjamu embuto kibadde kikulu nnyo mu kwongera ku muwendo gw’abaggyamu embuto mu ngeri eleeta obulabe mu nsi yonna. Okusinziira ku kitongole ky’ebyobulamu mu nsi yonna, abakyala 30 be bafa ku buli 100,000 abajjamu