Eteeka ku kuuma ebyama

1. Ensibuko

www.safe2choose.org nomutimbagano gubudabida bya bwelele eli abakyala abagala okujjamu olubuto

Ekitongole kyitegela ela kiwa ekitibwa nokukuma ebyama ebya buli omu akyalila omutimbagano ela byona enyetagisa bisinzila kumateeka ge kyitongole, omutimbagano nokubudabuda

Lino eteeka lyokukuma ebyama likola ku byetukunganya nga okozesa omutimbagano gwaffe. Tkusaba osome amateeka bulungi ogategele. Okukiliza gano amateeka kitwalibwa omulundi ogusooka okukyalila omutimbagano gwaffe. Bwotakilizana nabyo, osobola okulekela awo okusoma omutimbagano guno.

Gano amateeka gagobelela omutindo gwa amteeka gafuga ebikwata kubantu mu bulaaya, ebikwata kubantu e buyindi.

Byona ebitawandikidwa wano bijja kwogelwako ku bikwata ku nkola.

2. Eteeka lino litwalilamu

Eteeka lino litwalilamu enkozesa yomutimbagano gwaffe, byetukunganya nebikwata kubantu. Tegafuka emitimbagano emilala ekwatagana nogwaffe (newankubadde nga tigyiwandise wano oba nga walala). Tetulina bwa nanyini kungeli emitimbagano emilala gyekwasagana ebikukwatako ela tukusaba osome amateeka agagyifuga nga tonagyikozesa

3. obubaka bwetukunganya

Ebimu ebikukwatako biyinza okugunganyzibwa omutimbagano gwaffe, ebilala gwe asobola okubituwa nga weyagalide olwokunyumyamu naffe oba ababudabuda baffe, awamu nabasawo.

Tufuba nyo okukuma ebyama bwoba oyogelako nababudabuda kubukukwatako. Wadde nga onyuma kumutimbagano netukuma ebyama byo, bwosindika obubaka kubabudabuda baffe nga okozesa email, byona byowa biyinza okukunganyizibwa.

Okusinzila kunkozesa yo kumutimbagano gwaffe omukade, tusobola okufuna ebikukwatako byona oba nga:

Ebikukwatako byetukunganya nga tobituwadde

  1. Endagilio yomutimbagano
  2. Kyokozeseza okukebela omukutu
  3. Ekika kya kalimagezi kyokozeseza
  4. Enkalala zemikutu egyikwata kumutimbagano, nenkozesa yomutimbagano gwaffe

Ku, okunyumyamu naffe kumutimbagano nababudabuda, tukunganya bino;

– Bikyi ebikukwatako byetukunganya?

  1. Elinya, yimeyilu, esimu bwoba wetaga okugobelela nokubudabida okwetagisa
  2. Ebikwata ku byobulamu bwo
  3. Ebikukwatako
  4. Ensi yo, ekibuga, emyaka (Binatela okujya)

– Lwaki twetaga ebikukwatako?

  • Okuweleza okubudabuda kumutimbagano oba byona ebitusabibwa olwokubela nomutimbagano

– Osobola okutujako obuyinza?

4. Tukozesa tutya ebikukwatako

1. Tufuba nyo okwewala okukunganya ebikwata kubantu nga amanya, yimeyilu, enamba zesimu, Naye bwetubisaba, olusi ku kugobelela kwa ababudabuda oba okukwebuzako kumpeleza yaffe. Tetusasanya bikukwatako nomunut omulala yenna okujjako ababudabuda, abasawo oba abo bona abatuyambako okubudabuda nga naye kyetagisa. Tetukozesa bikukwatako nga amanya, yomeyilu oba esimu okutunda obuweleza bwaffe eli omuntu yenna oba gwe.

2. Byona ebikukwatako byotuwa oba byetukunganya bitelekebwa bulungi nga amateeka nemitendela bwebilagila. Bwetuba tubiteleka, ebikwata kukunyumya kwo nasawo awamu nebyobulamu bwo bitelekebwa byoka awatali manaya na yimeyilu. Tukozesa ebikukwatako okukuwa obuweleza obulungi nga;

  1. Okukuwa olukusa okukozesa omutimbagano gwaffe
  2. Obwananyini kunkozesa yomukutu gwaffe
  3. Okuwa obuyambi obubudabuda
  4. Okuddamu obubaka bwotusindikila
  5. Okwekebejja enkozesa yomutimbagano gwaffe tusobole okukyusamu okuweleza obulungi

3. Nga otuwadde olukusa nolusi amateeka wegakiliza, tusobola okukozesa ebikukwatako okukola lisaachi, ela tusoka kukutukilila ku yimeyilu yo. Tugobelela emitendela egyekusa ku buyinza bwo namateeka agali wansi wa GDPR namalala. Buli lwetukozesa ebikukwatako mu kisaachi, tetukozesa manya oba ebikwogelako ela tubikweka obutamanyibwa.

4. Tujja kufuba nyo okukuma ebikukwatako mungeli entufu, ewesa ekitibwa, ela egobelela amateeka. Tujja kukozesa ebikukwatako kimu kubino bwekibelako;

  1. Otuwadde olukusa okukozesa ebikukwatako olwomugaso gwotegede.
  2. Okukozesa ebikukwatako ku mateeka agatufuga bwegalagila
  3. Okukozesa ebikukwatako nga tukuuma gwe oba omuntu omulala yenna

5. Tutya ela ewa wetuteleka ebikukwatako

1. Nolwekyo, tusigaza ebikukwatako byotuwa, oba byetukunganya nga oyogela nomubudabuda obu ku yimeyilu zosindika mpozi nga otusabye okubisangula. Ate nela bitelekebwa nga tekuli manya so tekisoboka okubisiba kumuntu yenna. Buli mwaka tufubanyo okukebela oba byetutelese bikyetagisa ela tubisangula bwetuba nga tetukyabyetaga nga amateka gafe bweglagila. Olusi tubiteleka nga biyinza okwetagibwa amateeka agafuga.

2. Ebimu oba byona ebikukwatako bitelekebwa oba bisobola okusindikibwa ebweru we bitundu mu bulaya (“EEA”) (“EEA” elimu amawanga ga bulaya okuli ne Norway, Iceland ne Liechtenstein). Wetagisibwa okukiliza bino nga okozesa omukutu gwaffe nga tonatuwa bikukwatako. Bwetukola kino ebweru wa EEA, tujja fuba nyo okukakasa nti ebikukwatako bikumibwa nga byakyama nga bwebyandibade mu EEA ne wansi wa GDPR. Gino emitendela gyilimu okusawo endagano makati gaffe nabalala betukolagana nabo. Byetukozesa okukuma mlinu;

  1. Ebikukwatako bisindikibwa nga bakozesa omukutu owekyama SSL
  2. Ebikukwatako bitelekbwa SSLlabs A/A+ ne TLS ebisangibwa mu Canada

3. Bwebibanga byetagisibwa amateeka agatufuga kuno, tujja teleka kope yebikukwatako nga ensi yo bwelagila

4. Wade tugezako okukuma ebikukwatako byona mukyama, wetaga okyimanye nti okukozesa omukutu gwa yintaneti tugumila ddala byama, tukulabula okwekenenya buli kyotusindikila nga okozesa yintaneti.

6. Tusasanya ebikukwatako?

  1. Tusobola okukagaba ebikukwatako ne kyitongole ekyituguga oba bekyikolagana nabo ela nga amateeka gokukuma ebyama bwegalagila. Kino tukikola lwansonga bili. (i) Okukuyunga kubabudabuda oba (ii) Okunonyeleza naye kino kikolebwa nga amanya nebilala ebyobwananyini bikwekedwa.
  2. Tuyinza okukwatagana nebitongole ebilala mungeli yokwagala okukuwa obuweleza obulungi nga okukebela ku guugo, okulanga, okutunda nebilala. Olusi bino ebitongole biyinza okwagala ebimu kubikukwatako oba byona. ino bwekyitukako, tusoka kukusaba olukusa nga tetunabiwayo el tusigala nga tugobelela emitendela yokukuma buli kikukwatako nga kya kyama. Abamu betukolagana nabo mulimu;
Elinya Lyekitongole: Omugago: Enikukwatako byetubawa:
Google analytics Okukunganya ebikwata kunkozesa Guugo elina olutimbe lwayo olwebisingawo: https://support.google.com/analytics/answer/6318039?hl=en
Zendesk Okuwa obubudabuda obwabulikasela Yimeyilu, elina, nobubaka bwoka obubelawo makati go nomubudabuda
  1. Tusibola okukunganya ebikwata kunkozesa yo,utimbagano gwaffe. Bino tebibelako manya ga muntu yenna akyalidde omutimbagano. Ela bino lusi tubigabana nabalala betukola nabo nga amateeka bwegalagila.
  2. Ebisela ebimu, amateeka gatukagila okugabana ebimu ebikwata kunkozesa yomukutu gwaffe katugenze nga kuliko omusawong gwokuwoza, oba ebyetagisa enfuga yegwanga. Tetwetaga kukiliza kwo okudamu okuweleza bino ela wano tugobelela mateeka nga bwegatulagila

7. Obukumi

Tukozesa emitendela egyawagulu enyo okukuma obwananyini bwabakozesa omukutu gwaffe. Abakoozi baffe, nabalala bafuba nyo okukuma ebikukwatako.

Buli mukozi waffe oba betukola nabo naddala ababudabuda, ba kansala awamu nabasawo abawa obuweleza bwokubudabuda basobola okufuna ebikukwatako ela bawandika endagano yokukuma ebyama nga tetunabawa bikukwatako. Munda muffe, ebikukwatako bilabibwa abo booka babyetaaga okukuwa obuweeleza ela nabo bawandiika endagano yokukuma ebyama.

8. Osobola otutya okukuma ebikukwatako?

Bwotuwa ebikukwatako ku mukutu gwaffe, tukuwa engeli yokukuma mu byotuwa ela nokwesigaliza obwananyini.

9. Eddembe lyokwesigaliza oba okutujjako ebikukwatako

Osobola okufuna ebimu ku mutimbagano gwaffe nga tolina bikukwatako byotuwadde. Naye okufuna ebisingawo nebilala, wetagisibwa okuyawo ebimu ebikukwatako.

Osobola okutujjako obuyinza obukozesa ebikukwatako esawa yona ela netubisangula. Naye olina okumanya nti kino kiyukalubiliza okukuwa obuyambi obubudabuda obulungi.

10. Osobol otya okufuna ebikukwatako?

Olina obuyinza nolukusa okufuna kope yebikukwatako byetulina. Tuwandikile okumanya ebisingawo ku privacy@safe2choose.org

11. Tulina obubaka obulala bwetukusindikila?

omutimbagano gwaffe tegulina bubaka bulala bwetusindika okugukozesa ku simu yo oba komputa. Olwokukuma ebyama byo, twasalawo obutasindika bubaka bukunganya enkozesayo kumukutu.

Naye, omutimbagano gwaffe gusobola okukebela enkozesa yagwo nga gukozesa guugo. Okukozesa kino, tekilina mutawana gwekusa kukyo. Kituyamba okukyusa omukutu gwaffe okukwanguyila okukozesa.

12. Emitimbagano emilala gyetukozesa

Guno omukutu gulina endagililo ekutwala kumikutu emilala. Olina okumanya ndi tetufuga nkozesayo kumikutu emilala. Tukukubiliza okusoma ebikwata ku nkozesa nebyama ku mikutu gyogendako nga gyikusaba ebikukwatako. Wade tufuba nyo okuayo kumikutu gyetuteka wano, ebili wano bifuga enkozesa yomukutu guno gwoka.

13. Okututukilila

Bwoba olina ebibuzo kumukutu gwafe, tutukilile nga osindika obubaka ku privacy@safe2choose.org. Tukusaba ekibuzo kyo kibele nga kyitegelekeka nyo nadalla nga kikwata kubikukwatako byetulina

14. Enkyukakyuka ku mateeka agakwata kukuma ebyama

Tusobola okukyusa efuga y’o okukuma ebyama nga bwekyetagisa oba emateka bwegalagila. Enkyukakyuka zona zitekebwa kumutimbagano gwaffe ela tukitwala nti wakiliza gano amateeka. Tukukubiliza okukyalilanga okukutu guno okusingala nga omanyi ebipya.

Ogya kumanya nti kyiyinza obutasoboka lwakuba olusi tetukozesa manya okukusindikila enkyukakyukazino. Naye bwetubelawo nenkyukakyuka ekwata kungeli gyetukozesamu ebikukwatako, tuja kufuba nyo okukutukilila nokumanyisa osobole okutusa okusangula ebikukwatako nga enkyukakyuka tenatekebwa munkola.