okujjamu olubuto nga omaze ku somesebwa kikendeza omukisa gwa ka benje

Safe Abortion Information

bwoba nga ononya emboozi kukujjamu embuto,amateeka agawukana, omutimbagaano.emboozi z`abantu bye bayisemu? Safe2choose ejjakukuyambako

earth icon

Ebikwata kukujamu olubuto munsi ezenjawulo

okujjamu olubuto okutalina kabenje kwawukana mu mawanga agenjawulo, kyalira omutimbagano gwaffe

Manya ebikwata ku nsi yo


earth icon

Okumanya ebisingawo

tulina obutambi, obutabo, n`okunonyereza okwenjawulo

Wanukula obutambi


abortion stories icon

Embozi zokujjamu embuto

olubuto okuvamu kisobola okuberawo eri omukyala yena, otubulira emboozi yo eyinza okuyamba abakyala abalala obutatya era nabo nebafuna obuvumu okukikola.soma oba gabana emboozi/ obujulizi bwo mu gwanga lyo.

Manya ku mbozi zabalala


abortion stories icon

Akatambi

Abantu abakiliza kukwesalilawo munsi yonna balina embozi ezenjawulo kukujamu embuto ku katambi

Wuliliza akatambi

Ebiwandiko ebipya ku mikutu gya yintaneeti

Okuvaamu omusaayi nga wakafuna olubuto

Okuvaamu omusaayi nga wakafuna olubuto kintu kya bulijjo ekibaawo ng’olubuto lukyali luto. Kyokka, kiyinza okuba ekizibu okwawula wakati w’okuvaamu omusaayi nga wakafuna olubuto, omusaayi ogwa bulijjo mu nsonga, n’okuvaamu omusaayi ogw’amaanyi. Ekitundu kino kijja kukuyamba okuddamu ebibuuzo byo ebikwata ku kuvaamu omusaayi ng’oli lubuto nga lukyali luuto n’okukubaganya ebirowoozo ku bikwata ku kuvaamu omusaayi nga

Kiba kya bulabe okuggyamu embuto ezisukka mu lumu?

Okuggyamu embuto kibikkiddwa mu nfumo, era kiyinza okuba ekizibu okumanya amazima. Okugeza tekirina bulabe okuggyamu embuto ezisukka mu lumu? Ekimu ku bifumo ebikwata ku kuggyamu embuto kwe kuba nti omuntu gy’akoma okuggyamu embuto, enkola y’okuggyamu embuto gy’ekoma okuba ey’akabi, era n’emikisa gy’omuntu oyo gy’akoma okufuna olubuto. Kitwale nti, okuggyamu embuto kwonoona omubiri mu ngeri efuula

Obutawaana obuzadde mu buto ne mubavubuka. Lwaki okukuza olubuto okutuka ku kiseera kyo kuzaala kya bulabe okusinga okuggyamu embuto eri abawala abato?

Mu kubelawo nabantu, tulina endowooza ey’omukwano ku buzadde. Maama ow’edda mukyala wa kisa era afaayo era bulijjo ayagala nnyo abaana. Alina obwagazi obw’obutonde obw’okulabirira abalala, era obulamu bwe butuukirira ng’afuna olubuto n’okuzaala. Endowooza eno ku buzadde tezigobwa mikutu gya mawulire, ng’embuto zitera okulagibwa ng’ezitaliimu bizibu, ate okukuza omwana ng’okumatiza ennyo. Ebiva mu nnyiriri zino tebisosola

EMIKUTU GYA YINTANEETI