Wano tugerageranya enjawulo wakati obuweke obujjamu olubuto n`okwoza mu lubuto nga okozesa MVA/EVA okujjamu olubuto.
Kisinzira ku mukyala okusalawo ekisinga okumukolera okusinzira ku sente zebalina, okuberawo kw`obuwereza, ebanga ly`olubuto, n`okusalawo kw`omukyala nga ye
okulona engola esinga mu kujjamu olubuto
okukozesa obuweke | Okwooza munabana Mu ddwaliro | ||
---|---|---|---|
okujjamu olubuto ne mpeke kyeki? | Okwoza mu lubuto kyeki? | ||
Definition | Okukozesa obuweke tekilina mutawana gwona. Omukyala akozesa obuweke nga ali waka okujjamu olubuto lwategekede. Obuweke buli bubili obujjamu olubuto, osobola okukozesa mifepristone awamu ne misoprostol oba okukozesa misoprostol yeka. Safe2choose ewagila enkola zoona okukozesebwa nga olubuto luli wansi wa sabiiti 13 era [1], okumana ebisinga obisanga wano. |
MVA oba okwoza mu nabaana/lubuto nkola nungi nyo nadala mu myezi essatu egisooka ejj`olubuto oba nga wakaweza emyezi enna paka sabiiti 14 [3] Okukozesa amasanyalaze oba EVA effanagana ne MVA, era ekyenjawuli nti EVA ekozesa masanyalaze okusikamu ebisigalira by`olubuto mu nabaana. EVA eyinza obutafunika mu bitundu byabankusere olwa masanyalaze. MVA ne EVA zikizesebwa basawo bakugu mu ddwaliro wano. |
okukozesa obuweke | Okwooza munabana Mu ddwaliro | ||
---|---|---|---|
ebibi ne bilungi ebiri mu kukozesa obuweke [1], [2] | Ebibi nebilungi ebyokwooza munabana oba MVA [3], [4] | ||
Enkola | Kikola obutundu 95 ku buli 100 | Kikola obutundu 99 ku buli 100 | |
Obutabela na mutawana | Telina mutawana | Telina mutawana | |
Okukebela olubuto | ka tivi teketagisa mukujjamu olubuto ngokozesa obuweke. | Naye kyetagisa okukebela omubili, nakativi ketagisa nga ogenda okwoza mu nabaana okusinzila ku ddwaliro lwoba ogenzemu | |
Enaku zokukomako | Osobola okukozesebwa olubuto olikoma ku sabiiti 13 Okumanya ebisingawo ku sabiiti zolubuto, kebela ku lutimbe luno okukakasa olubuto ne kaliculata. |
Osobola okukozesebwa okutusa ku sabiiti 14 okwooza mu nabana ne 15 nga okozeseza masanyalaze. (Esabiiti za MVA zisinzila ku dwalilo lyogenzeko nomusawo anakukolako) Okumanya ebisingawo ku sabiiti zolubuto, kebela ku lutimbe luno okukakasa olubuto ne kaliculata. |
|
Ekifo | Kikolebwa ewaka omukyala wabelela omukakamu | kilina kukolebwa mu ddwaliro awali omusawo omukugu. | |
Kikolebwa ani | Kisobola okukolebwako omukyala yenyini | kisobola okukolebwa dokita, nansi, omuzalisa, nabalala abatendeke obulungi | |
Kimala banga ki | okumaliriza okujjamu olubuto nga okozesa obuweke kisobola okutwala enaku oba sabiiti entono, | bwokozesa enkola eyokwoza mulubuto,omaliriza mu dakiika. | |
Emitawana | omusaayi gujja bwegugenda okumala nga sabiiti bbili nokusingawo nga okozeseza obuweke. okulumizibwa mulubuto kuyinza okujja nga bwekugenda okumala sabiiti nga bbili nga okozeseza obuweke. |
kisoboka okutwala sabiiti emu ku bbili. kisobola okutwala nga sabiiti emu ku bbili nga okozeseza enkola eyokwoza mu lubuto. |
|
Obuzibu | obuzibu bwoyinza okufuna mulimu nga:okuvamu omusaayi omungi enyo, olubuto obutavamu oba okuvamu ebitundu | obuzibu bwoyinza okufuna mulimu nga:okuvamu omusaayi omungi enyo, okulwala obuwuka mu musaayi/mu bitundu ebyekyama, okufuna ekituri ku nabaana, ne bitundu byomubiri ebijetorode, olubuto/enda obutavumu lwona, olubuto okuganira ddala okuvamu. | |
Ebeeyi | okutwaliza awamu, obuweke obujjamu olubuto bwalayisi okusinga enkola eyokwoza mulubuto kubanga kyetagisa kugula buweke bwoka. A kativi ko lubuto akandibadde akebbeyi teketagisa. Omuwendo gwa sente omutuufu ogwokwoza mulubuto gukyukila ddala okusinzila | Ekitufu kiri nti okwoza mu lubuto (MVA/EVA) kwabeyi nyo okusinga okukozesa obuweke okujjamu olubuto kubanga ebisera ebisinga kyetagisa y`okukeberebwa okulala nga Kattivi, omukugu omutendeke okukola kino.Era ebeyi ya okwoza mu lubuto eja kukyuka nyo okusinzira ku kifo woli wamu namateeka agafuga okujjamu olubuto mu nsi eyo. | |
Nga omaze okuvamu olubuto | okulondola omukyala ajjemu olubuto okukakasa nti obuwereza bwamuyamba olusi kulungi naye si kwa buwaze. Abakyala balina okukwatagana ne kiliniki/eddwaliro eriba libawadde okuwereza buno singa baffuna okuvamu omusaayi ekisukiridde,omusujja, obulumi obuyitiride, obubonero bw`okulwala obuwuka oba obw`olubuto okweyongera mu maaso. tesiti/okukebera olubuto mu musuro/enkali kujja kulaga nti olubuto lwavamu mu sabiitti 2 ku 3 nga omaliriza okujjamu olubuto. omukyala ayinza okudda ku mirimu jje obudde bwona okusinzira ku busobozi bwe nengeri jjeyewuliramu nga omuntu era tewali banga ggere. Osobola okuzula ebisingako kubino wano ku mutimbagano gwaffe. |
okulondola omukyala ajjemu olubuto okukakasa nti obuwereza bwamuyamba olusi kulungi naye si kwa buwaze. Abakyala balina okukwatagana ne kiliniki/eddwaliro eriba libawadde okuwereza buno singa baffuna okuvamu omusaayi ekisukiridde,omusujja, obulumi obuyitiride, obubonero bw`okulwala obuwuka oba obw`olubuto okweyongera mu maaso. tesiti/okukebera olubuto mu musuro/enkali kujja kulaga nti olubuto lwavamu mu sabiitti 2 ku 3 nga omaliriza okujjamu olubuto. omukyala ayinza okudda ku mirimu jje obudde bwona okusinzira ku busobozi bwe nengeri jjeyewuliramu nga omuntu era tewali banga ggere. Osobola okuzula ebisingako kubino wano ku mutimbagano gwaffe. |
|
Ku byokutangila oluzalo | Enkola oba ebika ebisinga ebya kizaala gumba bisobola okutandikirwawo mubwangu ddala nga omaliriza okujjamu olubuto nga okozesa obuweke, okujjako akawetta ko mubukyala na kawetta ka nabaana. Okufuna enkola essanide eye kizaala gumba gyoyagala, kyalila www.findmymethod.org |
Enkola oba ebika byonna ebya kizaala gumba bisobola okutandikibwa mubwangu ddala nga omaliriza okwozebwa munabaana. Okufuna enkola essanide eye kizaala gumba gyoyagala, kyalila www.findmymethod.org |
safe2choose n`abaakugu okuva ku carafem, okusinzira ku kuwabulwa kwa 2020 Ipas, the 2012, ne 2014 ne WHO.
The National Abortion Federation Kyekibina ekittaba abantu abawa obuwereza bw`okujjamu embuto mu Amerika.
carafem ewa obuwereza obwe kikugu era ku mutindo ogwawagulu ennyo okulaba nga abantu basobola okuwa amabanga agamala mu baana bebala , ekizzala guumbba.
Ipas kyekibiina kyoka eky`ensi yona ekitadde omulamwa ku gaziya okufuna obuwereza bw`okujjamu embuto ewatali kabenje ne enkola za kizala gguumbba.
WHO kitongole ekyenjawulo, nga kya UN ekikwasaganya ebyobulamu bwensi yona.
[1] National Abortion Federation (NAF). Clinical Policy Guidelines for Abortion Care. 2020. Retrieved from: https://5aa1b2xfmfh2e2mk03kk8rsx-wpengine.netdna-ssl.com/wp-content/uploads/2020_cpgs_final.pdf
[2] Gynuity. Providing medical abortion in low-resource settings An Introductory Guidebook. Second Edition. 2009. Retrieved from: https://gynuity.org/assets/resources/clinguide_maguide2nd_edition_en.pdf
[3] World Health Organization (WHO). Safe abortion: technical and policy guidance for health systems, second edition. 2012. Retrieved from: https://apps.who.int/iris/bitstream/handle/10665/70914/9789241548434_eng.pdf;jsessionid=F77B761669FC579124C1E9CA2CC3CFDB?sequence=1
[4] Ipas. Clinical Updates in Reproductive Health. 2019. Retrieved from: https://www.ipas.org/wp-content/uploads/2023/09/Ipas-Clinical-Updates-in-Reproductive-Health-CURHE23b.pdf