safe2choose

Okuggyamu Embuto N'empeke - FAQ

Misoprostol asobola okukozesebwa okuggyamu olubuto nga lukyali. Atera okukozesebwa nga agattidwa wamu ne mifepristone, naye era osobola okugikozesa yekka singa mifepristone tabaawo. Misoprostol ekozesebwa nnyo kubanga ya bbeeyi ntono era efunibwa mu bifo bingi. Bw’ekozesebwa obulungi, nkola etalina bulabe era nnungi ey’okugyamu olubuto nga lukyali. Wabula, okukozesa ddoozi entuufu n’okulungamizibwa kikulu okulaba ng’enkola eno egenda bulungi.

Funa obuyambi n'okubudaabudibwa ku kuggyamu embuto

Tuwa amawulire agesigamiziddwa ku bujulizi ku kuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe. Empeereza yaffe ey'okubudaabuda ku bwereere terina bulabe, ya kyama, nnyangu, era terimu kusala musango. Tulinze obubaka bwo!

Woman holding laptop offering safe, confidential abortion counseling