safe2choose

Ffebani: Yiga ebisingawo kulugendo lwaffe n'omugaso

safe2choose ye nkola y'Ebyobulamu eya digito eweereddwayo okutumbula abantu ssekinnoomu n'okulabirira n'amawulire agakwata ku kuggyamu embuto mu ngeri entuufu, ey'ekyama, era ey'ekisa. Nga tuyita mu mpeereza yaffe ey'okubudaabuda ku yintaneeti, tuwagira abantu abanoonya okuggyamu embuto n'empeke oba eby'okulondako mu ddwaaliro ne tubayunga ku basawo abeesigika.

Ng’ekimu ku bitundu bya Women First Digital (WFD), tukolagana n’emikutu nga HowToUseAbortionPill.org ne FindMyMethod.org okugaziya okufuna amawulire agakwata ku bulamu bw’okwegatta n’okuzaala nga geesigamiziddwa ku bujulizi. Nga twewaddeyo eri eddembe ly'okuzaala, tufuba okumenyawo ebiziyiza n'okulaba nga bonna basalawo mu ngeri ey'obukuumi, mu ngeri ey'amagezi.

Illustration of a healthcare professional in a pink sweater and glasses handing medication to a woman in a yellow floral top in an office setting

Munowo Mubyobulamu N'Okuzala Awamu N'Okuwa Amanyi

safe2choose yatandikibwawo mu 2015 ng'okwewayo okutumbula eddembe ly'okwegatta n'okuzaala mu nsi yonna mu nsi ya digito. Okulubilirwa kwaffe kwatandika nga tuwa abantu ssekinnoomu amaanyi n'okuwa amawulire agatuukirika, agesigamiziddwa ku bujulizi n'okuwagira okulabirira okuggyamu embuto mu ngeri ey'enjawulo.

Mu myaka kkumi egiyise, tukuze ne tufuuka eky’obugagga ekyesigika mu nsi yonna, nga tutuuka ku bukadde n’obukadde bw’abanoonya okuggyamu embuto era nga tumenyawo ebiziyiza okuggyamu embuto mu ngeri ey’obukuumi. Nga tulina abakozesa abasukka mu bukadde 18 abagenda ku mukutu gwaffe okufuna obuwagizi, ttiimu yaffe eyeewaddeyo ey’ababuulirira ebadde elungamya abantu abasoba mu 300,000 mu myaka 10 egiyise mu lugendo lwabwe olw’okuggyamu embuto, okukakasa nti balina okumanya, okulabirira, n’okwefuga kwe basaanidde.

safe2choose egenda kwongera okuwa amawulire n'ebikozesebwa buli muntu asobole okusalawo mu ngeri ey'amagezi ku bulamu bwe obw'okwegatta n'okuzaala.

Three diverse women connected around a globe; one holds a phone, another wears a lab coat holding a tablet, and the third holds a beaker, symbolizing global collaboration.

Tiimu yaffe eya Bakansala Abogere Enimi nyingi, Babudabuda ku Kugyamu embuto ewatali bulabe

Ttiimu yaffe erimu bakansala abamanyi ennimi nnyingi, abasawo, n’abakugu mu by’obulamu bw’abantu n’enkulaakulana mu'ensi yonna abakolagana okuwa amawulire amatuufu agakwata ku kuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe. Tuwagira abantu okwesalirawo ku mibiri gyabwe n’obulamu bw’okuzaala.

Ttiimu y'okubuulirira n'Omukugu akuyunga ku malwaliro

Emma - Akulila Ababudabuda
Counseling Team

Emma - Akulila Ababudabuda

Bonnie - Akwasaganya ekibangilizi era Kansala w'Oluhindu-Oluzungu
Counseling Team

Bonnie - Akwasaganya ekibangilizi era Kansala w'Oluhindu-Oluzungu

Zoe - Kansala w'Oluswayiri ne Oluzungu
Counseling Team

Zoe - Kansala w'Oluswayiri ne Oluzungu

Hellena - Kansala w'OLuganda n'Oluzungu
Counseling Team

Hellena - Kansala w'OLuganda n'Oluzungu

Wendy - Kansala w'Olufaransa ne Oluzungu
Counseling Team

Wendy - Kansala w'Olufaransa ne Oluzungu

Lucy - Kansala w'Olusupeyini ne Oluzungu
Counseling Team

Lucy - Kansala w'Olusupeyini ne Oluzungu

Teresa - Kansala w'Olusupeyini ne Oluzungu
Counseling Team

Teresa - Kansala w'Olusupeyini ne Oluzungu

Anna - Kansala w'Olusupeyini ne Olupotugo
Counseling Team

Anna - Kansala w'Olusupeyini ne Olupotugo

Rosa -Omukwanaganya w’okusindika abantu
Referral coordinator

Rosa -Omukwanaganya w’okusindika abantu

Other Departments

Ebitongole ebilala

Florencia - Akulila pulogulaamu ya safe2choose

Obuwagizi mu by’Ekikugu n’Emirimu

Jai - Omukugu mu kukola Omukutu gwa Yintaneeti

Okutunda ku Yintaneeti n’Obuyiiya

Michell - Maneja Omukulu, Mubyo'kutunda mu ngeri ya Yintaneeti n’Obuyiiya

Catherine - Maneja w’ebyempuliziganya

Vianey - Akulira Ebyempuliziganya

Bere - Omukugu mu Kukola Omukutu gwa yintaneeti

Varenka - Omukugu mu kukola ebifaananyi

Luisina - Omukozi w’ebifaananyi

Isabella - Omuyambi wa Maneja w’Ekitongole

Nada - Omukugu mu By’obuyiiya n’Emitendera mu SEO (GEO/AEO)

Swati - Omukugu mu By’ekikugu mu SEO

Deuson - Omukugu mu SEO mu Kukakasa Omutindo

Obuwagizi bw’abasawo

safe2choose erina omusawo ow’omunda awagira ttiimu y’okubudaabuda abantu era ng’atendekebwa buli kiseera ku bujulizi bw’abasawo obusembyeyo n’enkulaakulana. Okugatta ku ekyo, safe2choose elungamizibwa Olukiiko Oluwabula Abasawo olulimu abakugu abakulembedde mu bulamu n’eddembe ly’okwegatta n’okuzaala , okukakasa omutindo gw’okulabirira ogw’oku ntikko n’amawulire amatuufu, ag’omulembe.

Bye Tuwaayo ne Bye Tuyimiriddeko

Tuli wano okukuwagira n’obwegendereza, okusaasira, n’okwewaayo. Manya engeri omulimu gwaffe, obuweereza, n’empisa gye bikwataganamu okuleeta enjawulo ey’amakulu mu lugendo lwo.

Our mission

Okuyunga abantu okwetoloola ensi yonna ku mawulire amatuufu era ag’omuntu ku bubwe ku ddagala ly’okuggyamu embuto mu by’obujjanjabi basobole okuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe wa, ddi, era ani gwe basinga okuwulira obulungi.

Enkyukakyuka n'Egyetutuse nga safe2choose Okuva Mukutandika

Light blue image with the number 10 beneath an arch of five stars, symbolizing 10 years of empowering people with reproductive health information.

Emyaka 10 egy’obuweereza

okuwa abantu amanyi n’amawulire agesigika ku bulamu bw’okuzaala n’okulabirira.

Globe over a webpage icon with cursor, showing 18.6 million visits from 190+ countries seeking trusted reproductive health information.

Obukadde 18,6 obw'okukyalira omukutu gwa yintaneeti okuva mu bantu okwetoloola ensi yonna nga banoonya amawulire ageesigika – 18,636,956 okukyalira mu nsi ezisuka 190

Obukadde 18,6 obw'okukyalira omukutu gwa yintaneeti okuva mu bantu okwetoloola ensi yonna nga banoonya amawulire ageesigika – 18,636,956 okukyalira mu nsi ezisuka 190

Obukadde 18,6 obw'okukyalira omukutu gwa yintaneeti okuva mu bantu okwetoloola ensi yonna nga banoonya amawulire ageesigika – 18,636,956 okukyalira mu nsi ezisuka 190

Icon of two open hands holding three blue human figures in circles, symbolizing over 320,000 users supported with personalized abortion counseling worldwide.

Abakozesa abasoba mu 320,000 baawagirwa

okuyita mu lugendo lwabwe olw’okuggyamu embuto n’okubudaabudibwa obutereevu mu ngeri ey’obuntu mu nsi n’ebitundu ebisoba mu 100.

Abstract network diagram with five blue person icons connected by lines, symbolizing over 70,000 users linked to trusted healthcare providers and organizations.

Abakozesa abasoba mu 70,000 be bayungibwa

ku mutimbagano gwaffe ogw’okusindika abantu ku abasawo abakola ku by’obulamu n’ebibiina ebyesigika.

Icon showing a user silhouette connected by an arrow to a heart with a cross, symbolizing 1,000 referral partners in the Global Referral Network.

Abasawo 1000 betukolagana nabo

mu Kibinja kyaffe ekili mukula Ekyikwasanganya Abasawo Munsi Yonna

Simple illustration of a globe with two orbits, each with a small blue dot, representing global reach in Latin America, North America, Africa, and Asia.

Okubuna munsi yonna

okuberawo okwamanyi mu Latin Amerika, North Amerika, Afrika ne Asia.

Tuyambe okutukilira abantu abasingawo, okuwayokwo kukulu

Emboozi entuufu okuva mu kitundu kyaffe

Zuula emboozi eziva ku mutima n'ebyo bye bayitamu eby'abantu ssekinnoomu abeesiga safe2choose. Obujulizi buno bulaga obunyambi n'okulung'amya kwetugaba nga bulaga enkosa y'empeereza zaffe.

Illustration of two women talking: one, a safe2choose counselor, with curly hair in teal floral dress, the other with long black hair in yellow floral dress sharing real stories from the community

Even though I was still very apprehensive, I decided to trust them and share my despair. To my surprise, I was warmly welcomed by the counselors and received all the guidance I needed.

I reached out here because I was desperate and didn’t know who to turn to. I had been searching on Google and found this wonderful team. Even though I was still very apprehensive, I decided to trust them and share my despair. To my surprise, I was warmly welcomed by the counselors and received all the guidance I needed. I was quickly referred to the appropriate place, where I was also treated with great care, and I was able to have my abortion in about a week. It was a very positive experience, with kind support and without judgment.

Anonymous, Buraziiri

Age: 40, October 2025

I don’t feel ready to have another baby. They inserted a copper IUD incorrectly, and I got pregnant.


I decided to have an abortion because I don’t feel ready to have another baby. They inserted a copper IUD incorrectly, and I got pregnant. My baby was born six months ago, I had postpartum depression, and it’s still hard to feel like I’m doing things right. I don’t think a new baby deserves all the stress from work, a small child, and a complicated relationship. The baby’s father didn’t want the pregnancy either.
After the abortion, I felt very guilty. I’m still sad about what happened because I tried to take care of myself and this still happened. I didn’t know what to do or where to go because abortion is illegal in my country. I found this page, and they helped me a lot and gave me contacts to make this a safe process, especially because I had the IUD and that complicated things.
If you’re in a similar situation, the best thing is to talk about it and cry as much as you need to let the grief out. I don’t think this is easy for anyone, especially if you’re a first-time mom.
Also, it’s better to be well informed about contraceptive methods and their side effects... I learned that you have to visit several doctors to get different opinions and inform yourself better. The copper IUD was inserted at my public health provider very soon after my C-section and didn’t protect me for even six months, and it caused this situation that I will never forget.

Anonymous, Bolivia

Age: 30, October 2025

In a country where choice is denied, discovering support reaffirmed the belief in personal freedom.

It was amazing to know that even in a country where we are told we have no choice, there are people out there that still believe in a persons right to choose what to do with their life. Keep up the great work!

Anonymous, Kosita Rika

Age: 29, May 2025

Nze mbasiima nnyo. Kakasa nti bajja kukulabirira bulungi, ne bw’oba oli wa. Ggwe alina okusalawo naye tojja kubeera wekka.

Okutya kwe kuwulira kwe nasooka okufuna nga nkizudde nti ndi lubuto. Naye oluvannyuma lw’okutuukirira safe2choose, nawulira nga ndi mutebenkevu era nga ndi mugumu nti bajja kunlungamya mu nkola. Enkola eno yali ya kyama nnyo era nga nnyangu, era mu butuufu ababuulirira bampa okufaayo kwe nnali nneetaaga. Nze mbasiima nnyo. Kakasa nti bajja kukulabirira bulungi, ne bw’oba oli wa. Ggwe alina okusalawo naye tojja kubeera wekka.

Anonymous, Mekisiko

Age: 28, July 2024

0/0

OBUYAMBI OBUSANIDDE BW'OKUBUULIRIRA KU KUGYAMU EMBUTO

Kilungi okusaba obuyambifor Support

Tuwa amawulire agesigamiziddwa ku bujulizi ku kuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe. Empeereza yaffe ey'okubudaabuda ey'obwereere terina bulabe, ya kyama, nnyangu, era terimu kusalawo. Tulinze obubaka bwo.