Kiki ekidako ng'omaze okukakasa olubuto(akuma akabala olubuto)
Olubuto lw'otetegekede kaba kaseera kazibu era nga kabuzabuza, naye kyamugaso okumanya nti wali ebyo kulondako. Osobola okusalawo okweyongerayo nolubuto nofuka omuzadde, weyongerayo nalwo nentegeka ewayo omwana eli omuntu omulala afuke muzadde we, oba olowoze kukujjamu olubuto. Buli kusalawo kuyina ebizibu byabkwo era can kukyusa obulamu bwo mungeri zanjawulo, kikulu okulonda ekyo kyolaba ekikusana.
Singa oyagala kujjamu lubuto, bino byamugaso obigobelela nga omaze okukakasa nti oli lubuto:
Okukwata emitendera gino kiyinza okukuyamba okuwulira ng'olina amawulire n'amaanyi ng'olowooza ku by'olonze.