Dr Matt Reeves
MD,MPH,FACOG, ye Dayirekita ow'eddwaliro lya DuPoint | USA
Matthew Reeves,MD,MPH,FACOG,aweereza nga dayirekita w'akakiiko akakulu ak'eddwaliro lya DuPont,ekifo ekyewaddeyo okuwa engeri ey'okuggyamu embuto ey'obukuumi eri omurwadde mubiseera bye byonna ebyolubuto.Okukwaata ebifo by'obusomesa ebigate ku somero ly'Obujjanjjabi ely'a George Washington,esomero ly'Obujjanjjabi elya Stanford, n'esomero erya John Hopkins Bloomberg ely'ebyobulamu bw'abantu bonna,Musawo Reeves alina ebisaanyizo n'obukugu.
Ng'omutikkirwa owesomero ly'Obujjanjjabi elya Harvard, Dr.Reeves yamaliriza obutuuze bwe mu byokuzaala n'ebyobulwade bwabakyaala ku univasite eya California,San Francisco (UCSF). Yayongerako kubukugu bwe n'ekibiina ky'abakozi mu kukebera amalooboozi mu dwaliro ku UCSF,neddilirwa n'okukolagana mu kutekateeka amaka okuzibu ku univasite ya Pittsburgh.
Ng’omuyizi eyali asomedeko mu American College of Obstetricians and Gynecologists ne Society of Family Planning, Dr. Reeves akoze kinene mu mulimu guno. Emirimu gye yasooka okukola mulimu okuweereza ng’akulira abasawo mu kkampuni ya WomanCare Global n’okubeera Dayirekita w’abasawo mu kibiina ekigatta abaggyamu embuto mu ggwanga. Mu kiseera kino, akola kinene ku kakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga z’obujjanjabi aka Society of Family Planning n’akakiiko akavunaanyizibwa ku nkola y’obujjanjabi mu by’abakyala aka American College of Obstetricians & Gynecologists. Dr. Reeves akyagenda mu maaso n’okukola ebintu eby’omuwendo ng’omuyizi ow’ekitiibwa eyali asomedeko mu American College of Obstetricians and Gynecologists ne Society of Family Planning