Mifegyne ya kugyamu lubuto: Bwona byewetaga okumanya

Waliwo ebika byempeke bingi nyo ezenjawulo ku katale era zifunibwa mungeri nyinji munsi yona. Mifegyne zezimu kumpeke ezilabika. Woba oyagadde okumanya Mifegyne bwakola, emiwendo, ekigero oba welisangibwa tusubiira endagiriro ejakuba yamugaso. Ebibuzo byona yogerako nababudabuda baffe, tujakuba basanyufu okuyamba.

Mifegyne empeke ezijamu olubuto kyeki?

Mifegyne yemu kumilingo gya Mifepristone, ela ekozesebwa kumbuto ezili wansi wesabiiti 13. Mifegyne eziyiza ekilungo kya progestrone ekuma olubuto. Mifegyne ekolebwa Exelgyn, ekitongole kya Bufalansa. [1], [4]

packaging of mifegyne abortion pills

Photo credit: Mifegyne pills https://www.indiamart.com/

mifegyne pill circular shape

Photo credit: Mifegyne pill https://www.ledevoir.com/

blister pack of mifegyne abortion pills

Photo credit: Mifegyne pills https://rewire.news/

Mifegyne ekola etya mu kujamu embuto?

Mifegyne eziyiza enkola yekirungo kya progesterone nga kino kyabutonde mu mubiri ekivunanyizibwa ku lubuto kukula mu nabana. Liletera nabaana no mumwa gwayo ngabiretera ebinywa ogaziwa nokunafuwa. Omuntu walimira litandika okukola wakati wesawa 24-48 okugyamu olubuto. [2]

Mifegyne egendeledwa okozesebwa wamu ne ddagala edala ( okugeza nga Misoprostol, Cytotec, Misotrol), eja okuyamba oku gonza okuweweza emimwa gya nabaana, ne nabaana okufunda. [1]

Ekipimo kya empeke za Mifegyne

Mifegyne ejilla mu kippimo kya 200mg okujjamu olubuto wansi wesabiiti 13. Olina okukamila. Oluvanyuma lwokulinda esawa 24-48, olina okukozesa obuweke obulala nga (Misoprostol, Cytotec, Misotrol). [1], [2]

Ekipimo kyobuweke obulala obwokukozesa kisinzila kubanga lyolubuto. Soma wano okumanya ebisingawo.

Ekipimo kya Mifegyne ne Misoprostol mubakyala wansi wesabiiti 9 ezolubuto: Weetaga akaweke kamu aka Mifegyne nobuweke buna obwa Misoprostol (Okukoma kubuweke 8)

Ekipimo kya Mifegyne ne Misoprostol mubakyala makati gesabiiti 9-13 ezolubuto: Oja kwetaga obuweke 12, osobola okusalawo okusigala nga okozesa 8 obwa Misoprostol naye amanyi gabwo gakendela ela olina okwogela nababudabuda baffe.

Ebeeyi ya Mifegyne

Ebeeyi ya Mifegyne egyakukyuka okusinzila ku kitundu mwobela. Awanga agenjawulo galina amateeka gaago kukyokugyamu embuto ela kino kikosa omuwendo oba ebeeyi ya Mifegyne.

Wajakubelawo ebitongole ebija okuyamba okuyinjiza empeke nga za kugabwa, osobola okukebela Women on Web ne Women Help Women okufuna obubaka obusingako ku Mifegyne. [4]

Ngeli ki eyokumila Mifegyne

safe2choose ekulagilila engeli yokumila empeke 1 eya Mifegyne (200mg) na mazzi.Singa epeke ojisesema mudakika 30 oluvanyuma lwokugimira, etebelezebwa obutakola ela otekedwa okumila empeke endala.

Lindako essawa 24-48 oluvanyuma lwo kumila empeke ya Mifegyne, awo gobelela ekipimo ekilagibwa ekya prostaglandin.

Endagililo ye kipimo ekya prostaglandin medication esinzila ku banga elyo lubuto, ebisingako ne mitendela jisobola kusangibwa wano.

Obulabe obwa Mifegyne

Mifegyne eyinza okwongela empulila eyo ku sindikibwa emmeme ekwatagana no lubuto, ela kiyinza okuvilako akuletela obulumi mu lubuto oba no kujja omusayi. Emirundi ejisinga okulumizibwa mu lubuto ne kujja omusayi kijja kubelawo oluvanyuma lwo kukozesa prostaglandin medication yoka wamu ne epeke ya Mifegyne.

Epeke ya Mifegyne ejamu embuto efanana etya?

Mifegyne ejila mu mpeke ya 200mg. Akaweke ka kyenvu, mu sako, mubwenkanyi bwa 11mm nga kalina “167 B” ku kitundu ekimu. [2]

Akapaketi kayinza okubelamu akaweke kamu, busatu, kumi nabutano oba asatu. [4]

Ofuna otya empeke ya Mifegyne egyamu embuto

okubelawo kwa Mifegyne empeke ezigyamu olubuto kintu ekisisinzila ku kiffo omuntu mwabela ne mateka ne bilagilo ebisanidde ebikwatagana nokogyamu olubuto.

Kikakasidwa nti Mifegyne ali munsi zino:
Austria, Belgium, Bulgaria, Cote d’Ivoire, Denmark, Estonia, Finland, France, Germany, Greece, Italy, Netherlands, New Zealand, Norway, Portugal, Romania, Russian, FederationSlovenia, South Africa, Sweden, Tunisia, United Kingdom. [4]

Guno omutimbagano eyinza okubela oyomugaso mu ku nonyeleza aufunibwa kwa RU486 mu kitundu. [5]

oba osobola okwogelezeganya ne ababudabuda, baffe. nga bajja kusobola okuyambako okufuna omuweleza eyisigika okumpi nawe.

Abawandisi:

olwe kibina kya safe2choose no ku wagila abagezi ba carafem, okusinzila ku 2020 okulagibwa kwa Ipas ne 2012 ne 2014 okulagibwa kwa WHO.

carafem ewa amagezi agesigika kungeri eyekikugu mu kugyamu olubuto nekola yakizala gumba eletela abantu oku ezala abaana abatona nga babawade amabanga.

Ipas yenkola yoka ekozesebwa okwetolola mu bitongole okwetola munsi yona nga bikwatagana ku ngeli yoku gyamu olubuto eyesigika nenkola yakizala gumba.

WHO kitongole ekikola wamu ne United Nations ebivunanyizibwa ku bulamu bwabantu boona munsi yona.

[1] Exelgyn. Homepage. Retrieve from: https://www.exelgyn.com/

[2] https://www.medicines.org.uk/emc/medicine/617#INDICATIONS

[3] Ipas. (2019). Clinical Updates in Reproductive Health. L. Castleman & N. Kapp (Eds.). Chapel Hill, NC: Ipas. Retrieved from: https://www.ipas.org/wp-content/uploads/2023/09/Ipas-Clinical-Updates-in-Reproductive-Health-CURHE23b.pdf

[4] IPPF. Medical Commodities Database. Retrieved from: https://www.medab.org/advanced-search-multiple

[5] Women On Waves. Map Countries. Retrieved from: https://www.womenonwaves.org/en/map/country