Misotrol ya kugyamu lubuto: Bwona byewetaga okumanya

Waliwo ebika byempeke bingi nyo ezenjawulo ku katale era zifunibwa mungeri nyinji munsi yona. Misotrol zezimu kumpeke ezilabika. Woba oyagadde okumanya Misotrol bwakola, emiwendo, ekigero oba welisangibwa tusubiira endagiriro ejakuba yamugaso. Ebibuzo byona yogerako nababudabuda baffe, tujakuba basanyufu okuyamba.

Misotrol empeke ezijamu olubuto kyeki?

Misotrol empeke ekozesebwa okujamu embuto paka ku saabiti 13. Misotrol egonza omumwa gwa nabana neletela ne nabana okwenyiga okusobola okujjamu olubuto. Ekolebwa Pfizer pharmaceutical. [1]

Packaging of misotrol abortion pills

Photo credit: Misotrol pill https://ciperchile.cl/

misotrol pill hexagonal shape

Photo credit: Misotrol pill https://paulinamisotrol.cl/

blister pack of misotrol abortion pills

Photo credit: Misotrol pill https://www.diarioconcepcion.cl/

Misotrol ekola etya mu kujamu embuto?

Misotrol egonza omumwa gwa nabana nokwenyiga kwa nabana. Bino byona biletela okufulumya olubuto. Etandika okukola musawa emu nga ogyikozeseza newankubadde eyinza okutwala ezisingawo. [2]

Ekipimo kya empeke za Misotrol

Misotrol egyila mu kipimo kya 200mcg ela enkozesa esinzila ku banga lyolubuto.

Embuto ezili wansi wesabiiti mwenda, ekipimo kya cytotec kili 800mg ekitono enyo okukoma (ku 1600mcg oba obuweke munana.)

Embuto ezili wakati wa mwenda ne, kumi nasatu, ekipimo kya cytotec kilimu 800mcg emilundi esatu (okukoma ku 2400mcg, oba obuweke kumi nabubili). [1]

Okumanya ebisingawo kubuweke obujjamu olubuto nga okozesa Misotrol yekka. Kyalila guno omukutu.

Kipimo kyi ekya Misotrol kulubuto olli wansi wesabiiti 6?

Kumbuuto ezili wansi wesabiiti mukaga, ekipimo kya Cytotec ekyokukozesa zili 800mcg (Okukoma ku 1600mcg oba obuweke munana). Ebisela ebimu, kiba kilungi okubela nobuweke (obulala buna) okubukozesa. [1]

Kipimo kyi ekya Misotrol kulubuto olli wansi wesabiiti 9?

Kumbuuto ezili wansi wesabiiti mwenda, ekipimo kya Misotrol ekyokukozesa zili 800mcg ekyamansi enyo (Okukoma ku 1600mcg oba obuweke munana). Ebisela ebimu, kiba kilungi okubela nobuweke (obulala buna) okubukozesa. [1]

Kipimo kyi ekya Misotrol kulubuto oluli makati wesabiiti 9 ne 13?

Kulubuto oluli wakati wesabiiti 9 ne 13, ekipimo kya Misotrol kili obuweke bwa 800mcg mubipimo bisatu (Okukoma ku 2400mcg, oba obuweke 12). [1]

Ebeeyi ya Misotrol

Ebeeyi ya Misotrol egyakukyuka okusinzila ku kitundu mwobela. Amawanga agenjawulo galina amateeka gaago kukyokugyamu embuto ela kino kikosa omuwendo oba ebeeyi ya Misotrol. Munsi ezitakiliza kujjamu lubuto, ebeeyi ya Misotrol yeyongela.

Wajakubelawo ebitongole ebija okuyamba okuyingiza empeke nga za kugabwa, osobola okukebela Women on Web ne Women Help Women okufuna obubaka obusingako ku buweke. [5]

Ngeli ki eyokumila Misotrol

safe2choose ekulagilila engeli yokumila Misotrol wansi wolulimi. Engeli enungi eyokukozesa obuweke kubuteeka wansi wolulimi nebuyingila mumubili mu dakiika asatu. Oluvanyuma lwedakiika asatu, ekisigade kyona, kimile namazi.

Oluvanyuma lwesawa satu nga okozeseza 800mcg, osobola okuddamu mungeli yemu. Bwoba wakukozesa, doozi eyokusatu, olina okulinda esawa satu nga omaze okukozesa eyokubili. [1]

Obulabe obwa Misoprostol

Bwokozesa Misotrol okujjamu olubuto, osobola okufuna okulumibwa mulubuto nokuvamu omusaayi. Kyabulijjo okufuna ememe, okusesema, okudukana, omusujja ne kyitengo.

Bibo bitela okukoma kusawa 24. [3]

Epeke ya Misotrol ejamu embuto efanana etya?

Misotrol kaweke atono, keelu, kansonda mukaga. Zilina ebigambi “searle” ne oba “1461”. [4]

Ofuna otya empeke ya Misotrol egyamu embuto?

okubelawo kwa Misotrol empeke ezigyamu olubuto kintu ekisisinzila ku kiffo omuntu mwabela. Misotrol ekozesebwa kubulwade bwa alusa ela osobola okubufuna mumatundilo gedagala nga omusawo takuwandikide. Osobola okugisanga kumpi namadagala golubuto mu tundilo lyedagala. Bwoba tobufunye, wetaga omusawo okusoka okukuwandikila.

Guno omutimbagano eyinza okubela oyomugaso mu ku nonyeleza awokufunibwa kwa Misotrol mu kitundu kyo [5], Oba osobola okwogelezeganya ne ababudabuda, baffe. nga bajja kusobola okuyambako okufuna omuweleza eyisigika okumpi nawe.

Abawandisi:

olwe kibina kya safe2choose no ku wagila abagezi ba carafem, okusinzila ku 2020 okulagibwa kwa Ipas ne 2012 ne 2014 okulagibwa kwa WHO.

carafem ewa amagezi agesigika kungeri eyekikugu mu kugyamu olubuto nekola yakizala gumba eletela abantu oku ezala abaana abatona nga babawade amabanga.

Ipas yenkola yoka ekozesebwa okwetolola mu bitongole okwetola munsi yona nga bikwatagana ku ngeli yoku gyamu olubuto eyesigika nenkola yakizala gumba.

WHO kitongole ekikola wamu ne United Nations ebivunanyizibwa ku bulamu bwabantu boona munsi yona.

[1] Ipas. (2019). Clinical Updates in Reproductive Health. L. Castleman & N. Kapp (Eds.). Chapel Hill, NC: Ipas. Retrieved from: https://www.ipas.org/wp-content/uploads/2023/09/Ipas-Clinical-Updates-in-Reproductive-Health-CURHE23b.pdf

[2] Uptodate. Misoprostol as a single agent for medical termination of pregnancy. Retrieved from: https://www.uptodate.com/contents/misoprostol-as-a-single-agent-for-medical-termination-of-pregnancy?search=cytotec&source=search_result&selectedTitle=2~117&usage_type=default&display_rank=1#H2428459676

[3] Allen R, O’Brien BM. Uses of Misoprostol in Obstetrics and Gynecology. Rev Obstet Gynecol. 2009;2(3):159–168. Retrieved from: https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC2760893/

[4] Uptodate. Misoprostol: drug information. Retrieved from: https://www.uptodate.com/contents/misoprostol-drug-information?search=cytotec&source=panel_search_result&selectedTitle=1~117&usage_type=panel&kp_tab=drug_general&display_rank=1#F197173

[5] Women On Waves. Map Countries. Retrieved from: https://www.womenonwaves.org/en/map/country