RU486 ya kugyamu lubuto: Bwona byewetaga okumanya

Waliwo ebika byempeke bingi nyo ezenjawulo ku katale era zifunibwa mungeri nyinji munsi yona RU486 (mifepristone) zezimu kumpeke ezilabika. Woba oyagadde okumnya RU486 bwakola, emiwendo, ekigero oba welisangibwa tusubiira endagiriro ejakuba yamugaso. Ebibuzo byona yogerako neba “counselors” baffe, tujakuba basanyufu okuyamba.

RU486 empeke ezijamu olubuto kyeki?

RU486 (emanyikidwa nga Mifepristone) empeke ekozesebwa okujamu embuto paka ku saabiti 13. RU486 eziyiza obutonde obwetagisa olubuto okusobola okukula. RU486 ekolebwa amakolelo gedagala manji egengyawulo okwetolola ensi, ne langibwa wansi wa manya manji ( nga okugeza Mifegyne, Mifeprex). [1]

packaging of RU486 abortion pills

Photo credit: RU486 pills http://www.mtpkits.net/

RU486 pill oval shape

Photo credit: RU486 pills https://www.abortionprivacy.com/

RU486 ekola ekya mu kujamu embuto?

RU486 eziyiza enkola yekirungo kya progesterone nga kino kyabutonde mu mubiri ekivunanyizibwa ku lubuto kukula mu nabana. Liletera nabaana no mumwa gwayo ngabiretera ebinywa ogaziwa nokunafuwa. Omuntu walimira litandika okukola wakati wesawa 24-48 okugyamu olubuto,RU486 egendeledwa okozesebwa wamu ne “prostaglandin medication ( okugeza nga Misoprostol, Cytotec, Misotrol), eja okuyamba oku gonza okuweweza emimwa gya nabaana, ne nabaana okufunda. [1], [2]

Ekipimo kya empeke za RU486

RU486 ejilla mu kippimo kya 200mg okujjamu olubuto wansi wesabiiti 13. Olina okukamila. Oluvanyuma lwokulinda esawa 24-48, oluna okukozesa obuweke obulala nga (Misoprostol, Cytotec, Misotrol). [1], [2]

Ekipimo kyobuweke obulala obwokukozesa kisinzila kubanga lyolubuto. Soma wano okumanya ebisingawo.

Ekipimo kya RU486 ne Misoprostol mubakyala wansi wesabiiti 9 ezolubuto: Weetaga akaweke kamu aka RU486 nobuweke buna obwa Misoprostol (Okukoma kubuweke 8)

Ekipimo kya RU486 ne Misoprostol mubakyala makati gesabiiti 9-13 ezolubuto: Oja kwetaga obuweke 12, osobola okusalawo okusigala nga okozesa 8 obwa Misoprostol naye amanyi gabwo gakendela ela olina okwogela nababudabuda baffe.

Ebeeyi ya RU486

Ebeeyi ya RU486 egyakukyuka okusinzila ku kitundu mwobela. Awanga agenjawulo galina amateeka gaago kukyokugyamu embuto ela kino kikosa omuwendo oba ebeeyi ya RU486.

Wajakubelawo ebitongole ebija okuyamba okuyinjiza empeke nga za kugabwa, osobola okukebela Women on Web ne Women Help Women okufuna obubaka obusingako ku RU486. [4]

Ngeli ki eyokumila RU486

safe2choose ekulagilila engeli yokumila empeke 1 eya RU486 (200mg) na mazzi.Singa epeke ojisesema mudakika 30 oluvanyuma lwokugimira, etebelezebwa obutakola ela otekedwa okumila empeke endala.

Lindako essawa 24-48 oluvanyuma lwo kumila empeke ya RU486, awo gobelela ekipimo ekilagibwa ekya prostaglandin.

Endagililo ye kipimo ekya prostaglandin medication esinzila ku banga elyo lubuto, ebisingako ne mitendela jisobola kusangibwa wano.

Obulabe obwa RU486

RU486 eyinza okwongela empulila eyo ku sindikibwa emmeme ekwatagana no lubuto, ela kiyinza okuvilako akuletela obulumi mu lubuto oba no kujja omusayi. Emirundi ejisinga okulumizibwa mu lubuto ne kujja omusayi kijja kubelawo oluvanyuma lwo kukozesa prostaglandin medication yoka wamu ne epeke ya Ru486

Epeke ya RU486 ejamu embuto efanana etya?

RU486 ekolebwa amakolelo gedagala manji nyo agenjawulo, ela RU486 eyinza okujilamu ekikula no bunene obwenjawulo. Ela mu mpeke 200mg

Ofuna otya empeke ya RU486 egyamu embuto

okubelawo kwa RU486 empeke ezigyamu olubuto kintu ekisisinzila ku kiffo omuntu mwabela ne mateka ne bilagilo ebisanidde ebikwatagana nokogyamu olubuto.

Guno omutimbagano eyinza okubela oyomugaso mu ku nonyeleza aufunibwa kwa RU486 mu kitundu [4], oba osobola okwogelezeganya ne ababudabuda, baffe. nga bajja kusobola okuyambako okufuna omuweleza eyisigika okumpi nawe.

Abawandisi:

olwe kibina kya safe2choose no ku wagila abagezi ba carafem, okusinzila ku 2020 okulagibwa kwa Ipas ne 2012 ne 2014 okulagibwa kwa WHO.

carafem ewa amagezi agesigika kungeri eyekikugu mu kugyamu olubuto nekola yakizala gumba eletela abantu oku ezala abaana abatona nga babawade amabanga.

Ipas yenkola yoka ekozesebwa okwetolola mu bitongole okwetola munsi yona nga bikwatagana ku ngeli yoku gyamu olubuto eyesigika nenkola yakizala gumba.

WHO kitongole ekikola wamu ne United Nations ebivunanyizibwa ku bulamu bwabantu boona munsi yona.

[1] Gynuity. Providing medical abortion in low-resource settings An Introductory Guidebook. Second Edition. 2009. Retrieved from: https://gynuity.org/assets/resources/clinguide_maguide2nd_edition_en.pdf

[2] World Health Organization (WHO). Safe abortion: technical and policy guidance for health systems, second edition. 2012. Retrieved from: https://apps.who.int/iris/bitstream/handle/10665/70914/9789241548434_eng.pdf;jsessionid=F77B761669FC579124C1E9CA2CC3CFDB?sequence=1

[3] Ipas. (2019). Clinical Updates in Reproductive Health. L. Castleman & N. Kapp (Eds.). Chapel Hill, NC: Ipas. Retrieved from: https://ipas.azureedge.net/files/CURHE19-april-ClinicalUpdatesInReproductiveHealth.pdf

[4] Women On Waves. Map Countries. Retrieved from: https://www.womenonwaves.org/en/map/country