obunene bw’ebiwandiiko
safe2choose

Ebibuuzo Ebitera Okubuuzibwa

Tukitegera nti okusalawo ku bulamu bw’okuzaala kiyinza okuwulira nga kikuzibuwalira, era kirabika olina ebibuuzo bingi. Okusobola okukuwagira okutegeezebwa n’okuwulira nga weesiga, , tukuggaanyizza eby’okuddamu mu bimu ku bibuuzo ebisinga okubuuzibwa ku mpeereza zaffe, enkola z’okuggyamu embuto ezitali za bulabe, n’engeri z’obulamu bw’okuzaala.

Bw’oba ​​tofunye mawulire ge weetaaga wano, tukusaba otukirire ttiimu yaffe okufuna obuyambi obw’okinomu, obw’ekyama.

Ebirowoozo byammwe tubitwala nga bya muwendo era twanirizza ebirowoozo byammwe ku ngeri y'okulongoosaamu empeereza yaffe.

Olupapula luno lukuyabye?

Funa obuyambi n’okubudaabudibwa ku kuggyamu embuto

Tuwa amawulire agesigamiziddwa ku bujulizi ku kuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe. Empeereza yaffe ey’okubudaabuda ku bwereere terina bulabe, ya kyama, nnyangu, era terimu kusala musango. Tulinze obubaka bwo!

Funa Obuyambi obwakinomu
Woman holding laptop offering safe, confidential abortion counseling