Ebyembi, tetulina ssimu ya safe2choose oba WhatsApp namba. Osobola okututuukirira ng’oyita ku emailo ku info@safe2choose.org n'okunyumya naffe mukaseera ako ku mukutu. Tukakasa nti emikutu gino gya kyama era nga tegirina bulabe okusobola okuwuliziganya naffe.
Ebikwata ku safe2choose - FAQ
Okututukirira n'Obuwagizi
Funa obuyambi n'okubudaabudibwa ku kuggyamu embuto
Tuwa amawulire agesigamiziddwa ku bujulizi ku kuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe. Empeereza yaffe ey'okubudaabuda ku bwereere terina bulabe, ya kyama, nnyangu, era terimu kusala musango. Tulinze obubaka bwo!