obunene bw’ebiwandiiko
safe2choose

Ebikwata kukujamu Olubuto Byosobola Okuwanula - Enkola Ezikuyamba Zewetaga!

Downloadable Resources Hero Image

Ebikozesebwa byaffe ku ndabirira y’okuggyamu embuto bikoleddwa nga byangu, bya nnimi nnyingi, era nga bisobola okuwanulibwa. Tolonzalonza kugabana kino n’abantu abayinza okukyetaaga. Bw’oba oyagala okumanya ebisingawo oba ng’olina ky’oteesa, tuukirira ttiimu yaffe ey’okubudaabuda.

Enkola Ki Ez'okuggyamu Embuto Ezitali za Bulabe Zosobola Okuwanula?

Byonna byewetaga okuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe: ebiragiro ebitegeerekeka obulungi ebikwata ku mutendera ku mutendera, obubonero obulabula bw’olina okwetegereza, ebiragiro ebirabika ku nkozesa ya misoprostol, n’ebirala. Wano wefunire PDF zino ennyangu okukozesa era ozikuume naawe, ne bw’oba toli ku mukutu. Obukuumi bwo, businziira ku ggwe.

safe2choose Ekoze Etya Okuleeta Enkyukakyuka Mu nsi Yonna?

safe2choose's White Paper

Kino kiwandiiko kiwa okulambika ku misoni ya safe2choose, empisa, n'enkola y'okuwa amawulire agatali ga bulabe ku kuggyamu embuto n'okubudaabudibwa. Era kirimu amawulire agakwata ku ngeri gye tukwatamu n'obuwanguzi bwaffe okuva mu 2022. Olupapula olweru kintu kinene nnyo eri omuntu yenna ayagala okumanya ebisingawo ku mulimu gwa safe2choose.

Ebiwandiiko eby'Embalirira ne Lipoota ez'Ebivuddemu eza safe2choose

Ebiwandiko eby’obubaka bwaffe buwa ekifaananyi ky'emirimu gya safe2choose okwetoloola ensi yonna. Laba abagenyi baffe gye bava, abantu bameka be tuwagidde nga tuyita mu kubudaabudibwa n’okusindikibwa, era ofune okutegeera abawuliriza baffe kye bali —n’engeri gye tubayambamu okufuna amawulire n’okulabirira kwe beetaaga.

safe2choose - Akatambi k'alipoota y'omwaka 2022 (English)

Vidiyo eno ekuwa okulambika nekifiannayi okulaga ekyukakyuka ennungi safe2choose gyetonzewo okuva mu 2022. Mulimu amawulire agakwata ku muwendo gw’abantu ab’embuto be tutuuseeko, amawanga ge tukoleddemu, n’enkyukakyuka ennungi gye tubadde nayo. Akatambi kano ngeri nnungi nnyo ey'okufuna okulambika okw'amangu ku mulimu gwa safe2choose n'enkyukakyuka ennungi ezitondeddwawo.

Akatambi k'alipoota y'omwaka 2022

Akatambi k'alipoota y'omwaka 2022

okunonyererza ku kusosola abasawo abawa obuwerereza bwo kujjamu embuuto kulaga ki ? Okukolagana ne Ipas

Safe2choose yakulemberamu okunonyerereza okwetabamu amawanga amangi ku nsonga yo ku sosola abawa obuwereza bwokujamu embuto era nafulumya alipoota nga ekolagana ne Ipas Mexico. Okusoma alipoota eno, kebera wamanga

laba akatambi kaffe kukujjamu embuto okutali kwa kabenje

obutambi ebisera ebimu buba bwangu bwakuyiga no kutegera singa oba oyagala okukenkuka mu byoyina okusubira mu kasera kokujjamu olubutto. Laba obutambi buno wa manga

Okujjamu olubuto nga okozesa empeke zino wamanga

Mifepristone ne Misoprostol

Mifepristone ne Misoprostol

misoprostol yeka

misoprostol yeka

Okwoza mu lubuto

Okujjamu olubuto nga okozesa okwooza mulubuto

Okujjamu olubuto nga okozesa okwooza mulubuto

OKUBUULIRIRA KU KUGGYAMU EMBUTO MU NGERI ETALI YA BULABE

Funa obuyambi n’okubudaabudibwa ku kuggyamu embuto

Tukuwa obubaka obuyina obukakafu kukujjamu embuto etali yabulabe. Obuwereza bwaffe obwokubilirira obwobwelere tebuyina bulabbe, byakyama, buwa emirembe era nga tewali akusalira musango. Tulinze obubaka bwo!