safe2choose

Embuto ezijjiddwamu g'ofunye okumanya teziba zabulabe

Ononya bubaka kukujjamu embuto ewatali bulabe n'okulandawo ku safe2choose?

Bulyomu asana okufuna obubaka obutuffu, obutasala musango ng'ojjamu olubuto. Ku safe2choose, tukuwa eby'okukozesa ebigazi okukuyamba ng'okola okusalawo okutegerekeka, sinsonga oliwa munsi. Okuva mumbozi ezabantu era n'obubaka bwamateeka gensi ezejjawulo okutuka kubilungamya byosoboola okuwanula, amaloboozi ga digito n'omukisa gwokutendeka, ekilubililwa kyaffe kyakufula obubaka kukujjamu embuto awatali bulabe okusoboola okufunibwa n'okuwa amanyi. Lambula emitwe wansi okufuna obuyambi n'okuddibwamu kwewetaga.

TUTUKIRIRE

Tewesikamu kututukilira

Bwoba wetaga obubaka obulala oba tosanze kyobadde ononya, tewesikamu kututukilira ng'oyita kibangirizi kyaffe ekyokubulirira awamu n'emikutu gyaffe egyempuliziganya