- Ewaka
- Ebitukwatako
- Tutukirire
Tutukirire
Ku safe2choose, twewayo okukuwa amawulire agatukilidde, obulabirizi bw'ekisa, n'okukuyamba kukusalawo kwo kubyokuzala. Newoba wetaga kubulirira oba ebokukozesa, oba oyagala kukolagana naffe, tuweleze buwereza bubaka!
OBUYAMBI BWOKUGGYAMU EMBUTO OBUTALINA BULABE
Engeri y'okufunamu obuyambi bw'okubulirira
Okufuna amawulire amajjuvu kukubulirira ng'oggyemu olubuto, Kyalira Omukutu gw'okubulirira.
Nsaba soma Amateka n'obukwakulizo awamu ne Nenkola eyekyama nga tonaba kutukirira ttiimu yaffe.
Nyuumya naffe
Osoboola okufuna obuyambi obwakinomu nga oyita mukunyuumya naffe ku mukutu. Bankasala baffe abatendeke bagya kudamu ebibuuzo byo mungeri yakyama ewatali mbeera ya kusala musango.
*Singa otawanyizibwa ng'ogulawo akabokisi ka ko'kunyumya naffe wansi kumukono ogwakono kulutimbe lwo, tusaba ogezeko mukutu omulala (Chrome, Opera, Mozilla, Explorer).
Wereza bankasala emailo
Osinga kwagala okuwandiika? Tuwereeze emailo ku info@safe2choose.org era omu ku bankasla baffe agyakudamu mu ssawa 24. Tuwa ekitibwa ebyama byo era tugya kukuma empuliziganya yo yonna ng'ayakyama.
Nyumya ne boti yaffe
Bwoba wetaaga obuyambi ebweru wessawa zaffe eza ofiisi, tofayo! Chatbot yaffe weri 24/7 okuddamu ebibuuzo ebya bulijjo, okukulaga ebikozesebwa ebiyamba ku mukutu gwaffe, era n'okukuyunga ku kansala bwoba omwetaze.
Ebiragiro byaffe ebikwata ku kuggyamu embuto
Wekennenye ebikwata ku kuggyamu embuto kumukutu gyaffe ku sipiidi yo. Tuwa ebiragiro ebitegerekeka, byangu okugoberera nga oggyamu embuto n'eddagala awamu ne okukozesa ekyuuma ekinuuna. Ogya kwetaga okulagibwa engeri era wa woggyiramu olubuto ewatali bulabe. Tuwa ekitibwa okusalawo kwo era wetuli okukuwa obuyambi kubuli mutendera.
DATA N'EBYEKYAMA
Tutukirire nga olina Ebibuuzo eby'kyama oba ekikweraliikiriza
Bwoba oyina ekibuuzo kyona, ekikweraliikiriza oba okusaba okwenjawuulo ekikwata ku ebyama oba engeri gyetuyiza okukwata mu ebikukwatako, tusaba otutuukirire.
Tuwereze emailo ku privacy@safe2choose.org okukuma ebikwatako, tujja kukakasa endagamuntu yo nga tukozesa endagiririo ya emailo eyungiddwa ku akawunti yo nga tonnaba kukola ku kusaba kwonna. Okumanya ebisingawo, weetegereze enkola yaffe ey'kyama.
EKOLAGANA N'OKUKWATAGANA
Kolagana naffe
Weegatte ku safe2choose era obeere ekitundu ku Omukutu gw’ensi yonna ogw’abasawo okuyamba abantu okuggyamu embuto, nga tukola okugaziya okufuna obulamu bw’okuzaala mu by’okwegatta n’eddembe eri bonna.
Ku nsonga eyo nkolagana n’okubeera omu ku basawo betusindika ko abantu, oba okunoonyereza ku Musomo gwokutendeka bankasala ku kuggyamu embuto:
Tukirira ttiimu yaffe ekyomukago butereevu ku partnerships@safe2choose.org
Weekenneenye Omukutu gwaffe ogw'omukago n'omusomo gw'okutendeka okuggyamu embuto ku yintaneeti ogwa abasawo